Fri Nov 22 2024 10:45:15 GMT+0300 (East Africa Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-11-22 10:45:15 +03:00
parent 61ae8848cb
commit 50c6bb0cc5
8 changed files with 8 additions and 0 deletions

1
17/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Awo olwatuukire nga baamalire okwaba ni baniina ne bava mu nsulo ne baaba ne bakobera kabaka Dawudi: ne bakoba Dawudi nti mugolokoke musomoke amaizi mangu: kubanga gano niigo magezi Akisoferi g'abasaliire. \v 22 Awo Dawudi n'a golokoka n'a bantu bonabona ababbaire naye ne basomoka Yoludaani: mu ngamba bwe yasalire nga tikugotereku n'o mumu ku ibo akaali kusomoka Yoludaani.

1
17/23.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 23 Awo Akisoferi bwe yaboine nga tebakwaite kigambo kyategekere, n'a teeka amatandiiko ku ndogoyi ye n'agolokoka n'a irayo eika mu kibuga kye, n'alongoosya enyumba ye, ni yeetuga; n'afa ni bamuziika mu magombe ga itaaye.

1
17/24.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 24 Awo Dawudi n'aiza e Makanayimu. Abusaalomu n'a somoka Yoludaani, iye n'a basaiza ba Isiraeri bonabona wamu naye. \v 25 Abusaalomu n'afuula Amasa omukulu w'e igye mu kifo kya Yowaabu. Era Amasa yabbaire mwana wo musaiza eriina lye Isira Omuisiraeri eya yingiire eri Abbigayiri muwala wa Nakasi, mugande wa Zeruyiya maye wa Yowaabu. \v 26 Awo Isiraeri n'Abusaalomu ne basiisira mu nsi ye Gireyaadi.

1
17/27.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 27 Awo olwatuukire Dawudi bwe yatuukire e Makanayimu, Sobi Mutaane wa Nakasi ow'e Labba eky'a baana ba Amoni n'o Makiri mutaane wa Amiyeri ow'e Lodebali n'o Baluzirayi Omugireyaadi ow'e Logerimu, \v 28 ne baleeta ebitanda, n'e bibya, n'e ntamu, n'e ŋaanu, n'e sayiri, n'o bwita, n'e ŋaanu ensiike, n'e bijanjaalo, n'e mpindi, n'e mpokya ensiike, \v 29 n'o mubisi gw'e njoki, n'o muzigo, n'e ntama, n'a mata g'e nte amakalu, nga bamuleetera Dawudi n'a bantu ababbaire naye okulya: kubanga batumwire nti Abantu balumirwe enjala era bakoowere era balumirwe enyonta mu idungu.

1
18/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 18 \v 1 Awo ne bakobera Yowaabu nti bona, kabaka akunga amaliga akungubagira Abusaalomu. \v 2 Awo ku lunaku olwo okuwangula ni kufuuka okukungubaga eri abantu bonabona: kubanga abantu ni bawulira nga batumula ku lunaku olwo nti Kabaka anakuwaliire mutaane we.

1
18/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Awo abantu ni baira mu kibuga ku lunaku olwo nga bajooma, ng'a bantu abakwaatiibwe ensoni bwe bajoomere nga bairukire mu lutalo. \v 4 Kabaka n'abiika ku maiso ge, kabaka n'a kunga n'e idoboozi inene nti mwana wange Abusaalomu, ai Abusaalomu, mwana wange, mwana wange!

1
18/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Awo Yowaabu n'a yingira mu nyumba eri kabaka, n'atumula nti Oswazirye watyanu amaiso g'a baidu bo bonabona, abawonyerye atyanu obulamu bwo n'o bulamu bwa bataane bo na bawala bo n'o bulamu bwa bakali bo n'o bulamu bw'a bazaana bo;

1
18/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 18