\v 8 Bonna bakwata ekitala, ba magezi okulwana: Buli muntu yeesiba ekitala kye mu nkende, Olw'entiisya obwire. \v 9 Kabaka Sulemaani yeekoleire egaali Ey'emisaale egy'oku Lebanooni.