\v 4 Emiguwa egy'okufa gyansibire, N'ebitaba eby'obutatya Katonda byantiisirye. \v 5 Emiguwa egy'emagombe gyaneetooloire: Emitego egy'olumbe gyankwatisirye.