\v 35 Onjetere mu ngira y'ebyo bye walagiire: Kubanga mu eyo mwe nsanyukira. \v 36 Okyuse omwoyo gwange eri ebyo bye wategeezerye, So ti eri kwegomba.