lke_psa_text_reg/119/27.txt

1 line
184 B
Plaintext

\v 27 Ontegeeze ntegeere engira ey'ebiragiro byo: Kaisi ne nfumintirirya emirimu gyo egy'ekitalo. \v 28 Emeeme yange esaanuukire olw'okunyiikaala: Ompe amaani ng'ekigambo kyo bwe kiri.