\v 25 Emeeme yange yeegaitire n'enfuufu: Onzuukirye ng'ekigambo kyo bwe kiri. \v 26 Nayatwire amangira gange, naiwe n'ongiramu: Onjegeresye amateeka go.