\v 123 Amaiso gange ganzibire olw'obulokozi bwo, N'olw'ekigambo kyo ekituukirivu. \v 124 Okole omwidu wo ng'okusaasira kwo bwe kuli, Era onjegeresyenga amateeka go.