\v 103 Ebigambo byo nga bimpoomera mu kijigo kyange! Bisinga omubisi gw'enjuki mu munwa gwange! \v 104 Ebiragiro byo niibyo binfunisya okutegeera: Kyenviire nkyawa buli ngira ery'obubbeyi. NUUNI