\v 44 Era naye n'alingilira enaku gyabwe, Bwe yawuliire okukunga kwabwe: \v 45 N'abaijuukirira endagaanu ye, Ne yejjusa ng'okusaasira kwe bwe kuli okungi. \v 46 Era n'ababasaasiirye Bonabona abaabatwalanga mu busibe.