\v 67 Era n'agaana eweema ya Yusufu, N'atalonda kika kya Efulayimu; \v 68 Naye n'alonda ekika kya Yuda, Olusozi Sayuuni lwe yatakire. \v 69 N'azimba awatukuvu we okufaanana ng'ensozi, Ng'ensi gye yanywezerye emirembe gyonagyona.