\v 21 Mukama kyeyaviire awulira, n'asunguwala: Omusyo ne gwaka ku Yakobo, Era n'obusungu ne bunyooka ku Isiraeri: \v 22 Kubanga tebaikiriirye Katonda, So tebeesigire bulokozi bwe.