\v 6 Katonda yatumwire mu butukuvu bwe; nti Ndijaguza: Ndisala mu Sekemu, era ndigabaagaba ekiwonvu ekya Sukosi. \v 7 Gireyaadi wange, era Manase wange; Efulayimu yeena yakuuma omutwe gwange; Yuda niigwo mwigo gwange ogw'obwakabaka.