\v 11 Naye abawombeefu balisikira ensi: Era basanyukiranga emirembe emingi. \v 12 Omubiibi yeekoba ku mutuukirivu, Era aluma ensaya ng'amusunguwaliire. \v 13 Mukama alimusekerera: Kubanga abona ng'olunaku lwe lwiza.