|
\v 37 Ndisengererya abalabe bange, ne mbatuukaku: So tindiirawo nga bakaali kuzikirizibwa. \v 38 Ndibasumitira dala ne batasobola kuyimuka: Baligwa wansi w'ebigere byange. \v 39 Kubanga onsibire amaani ag'okulwana: Obafukamiirye mu maiso gange abanyimukiraku. |