\v 9 Mukama akuuma banaigwanga; Awanirira abula itaaye no namwandu; Naye engira ery'ababbiibi alivuunikirira dala. \v 10 Mukama yafuganga enaku gyonagyona, Katonda wo, iwe Sayuuni, okutuusya emirembe gyonagyona. Mumutendereze Mukama. LosaZabbuli