|
\v 1 Nakugulumizyanga, Katonda wange, ai Kabaka; Era nebalyanga eriina lyo emirembe n'emirembe. \v 2 Buli lunaku nakwebalyanga; Era natenderezanga eriina lyo emirembe n'emirembe. \v 3 Mukama mukulu, era agwana okutenderezebwa einu N'obukulu bwe tebunoonyezeka. |