\v 6 Omuteekeku omuntu omubbiibi: Omulabe ayemererenga ku mukono gwe omulyo. \v 7 Bw'asalirwa omusango, afulume nga gumusingire; Era okusaba kwe kufuuke ekibbiibi.