lke_psa_text_reg/19/04.txt

1 line
349 B
Plaintext

\v 4 Okwegeresya kwabyo kubunire mu nsi gyonagyona, N'ebigambo byabyo okutuuka ku nkomerero y'ensi. Abiteekeiremu eisana eweema, \v 5 Eri ng'akwa omugole ng'ava mu nyumba ye, Era esanyuka ng'ow'amaani okweta mu lugendo lwayo. \v 6 Evaayo ku nkomerero y'eigulu, Ne yeetooloola okutuuka ku nkomerero yaalyo: So wabula kintu ekigisibwa mu kwokya kwayo.