lke_psa_text_reg/18/48.txt

1 line
205 B
Plaintext

\v 48 Amponyerye eri abalabe bange: Niiwo awo, ongulumizirye ku abo abanyimukiraku: Ondokola eri omuntu ow'ekyeju \v 49 Kyenaavanga nkwebalya iwe, ai Mukama, mu mawanga, Nayembanga okutendereza eriina lyo.