\v 3 Enyanza n'ebona ekyo, n'eiruka Yoludaani n'abbingibwa okwira enyuma. \v 4 Ensozi ne gibuuka ng'entama enume, N'obusozi obutono ng'obutama.