lke_psa_text_reg/106/10.txt

1 line
216 B
Plaintext

\v 10 N'abalokola eri omukono gw'oyo eyabakyawire, N'abanunula mu mukono gw'omulabe. \v 11 Amaizi ne gabiika ku balabe baabwe: Ne watasigalawo n'omumu. \v 12 Kaisi ne baikirirya ebigambo bye; Ne bemba okumutendereza.