lke_psa_text_reg/139/17.txt

1 line
188 B
Plaintext

\v 17 Era n'ebirowoozo byo nga byo muwendo mungi gye ndi, ai Katonda! Bwe bigaitibwa awamu nga bingi! \v 18 Bwe mba mbibalire, bisinga omusenyu omuwendo: Bwe nzuuka, nga nkaali wamu naiwe.