lke_psa_text_reg/143/03.txt

1 line
248 B
Plaintext

\v 3 Kubanga omulabe anjiganyirye emeeme yange; Akubbire obulamu bwange n'abusuula wansi: Antyamisirye mu bifo eby'endikirirya ng'abo abaafa eira. \v 4 Omwoyo gwange kyeguviire guzirika mukati mwange; Omwoyo gwange mukati mwange gubulaku eyanyamba.