|
\v 1 Tukwebalya, ai Katonda; Twebalya kubanga eriina lyo liri kumpi: Abantu batumula ku bikolwa byo eby'ekitalo. \v 2 Bwe ndibona ebiseera ebyateekeibwewo, Ndisala emisango egy'ensonga. \v 3 Ensi n'abantu bonabona abagityamamu biweirewo: Nze nsimbire empagi gyayo. (Seera) |