\v 6 Mwembe okutendereza Katonda, mwembe okumutendereza; Mwembe okutendereza Kabaka waisu, mwembe okumutendereza: \v 7 Kubanga Katonda niiye Kabaka w'ensi gyonagyona: Mwembe okumutendereza n'amagezi.