\v 6 Era abantu batumulanga ku bikolwa byo eby'entiisya nga bya maani; Nzeena nategeezanga obukulu bwo. \v 7 Bayatulanga obusa bwo obungi bwe bwijukirwa, Era bayembanga ku butuukirivu bwo.