|
\v 1 Oyanguwe, ai Katonda, okundokola; Oyanguwe okunnyamba, ai Mukama. \v 2 Bakwatibwe ensoni baswale abasagira emeeme yange: Bairibwe enyuma bajeezebwe Abasanyukira okufiirwa kwange. \v 3 Bairibwe enyuma olw'ensoni gyabwe Abatumula nti siisiikya, siisiikya. |