|
\v 6 Abeesiga obugaiga bwabwe, Ne beenyumirirya olw'ebintu byabwe ebingi; \v 7 Mu abo wabula asobola okununula muganda we n'akatono, waire okuwa Katonda omuwendo gwe: \v 8 (Kubanga ekinunulo eky'emeeme yaabwe kizibu, Era ekigwanira okulekebwanga emirembe gyonagyona:) |