1 line
311 B
Plaintext
1 line
311 B
Plaintext
\v 1 Katonda agolokoke, abalabe be basaansaane; Era n'abo abamukyawa bairuke mu maiso ge. \v 2 Ng'omwoka bwe gubbingibwa, obabbinge otyo: Ng'envumbo bw'esaanuuka ku musyo, Ababiibi bazikirire batyo awali Katonda. \v 3 Naye abatuukirivu basanyuke; bajaguzirye mu maiso ga Katonda: Niiwo awo, bajaguzye n'eisanyu. |