\v 7 Oli bwegisiro bwange; wankuumanga mu kubona enaku; Waneetooloolyanga enyembo egy'obulokozi. (Seera) \v 8 Naakwegeresyanga nakulanganga mu ngira gyewabitangamu: Nakuteeseryanga ebigambo eriiso lyange nga liri ku we.