1 line
343 B
Plaintext
1 line
343 B
Plaintext
\v 5 Obusaale bwo bwo bwogi; Amawanga gagwa wansi mu maiso go; Buli mu mwoyo gw'abalabe ba kabaka. \v 6 Entebe yo, ai Katonda, ya lubeerera emirembe gyonagyona: Omwigo ogw'obutuukirivu niigwo mwigo ogw'obwakabaka bwo. \v 7 Watakire obutuukirivu, wakyawire obubiibi: Katonda, Katonda wo, kyaviire akuteekaku Amafuta ag'eisanyu okusinga bainawo. |