lke_psa_text_reg/45/01.txt

1 line
272 B
Plaintext

\v 1 Omwoyo gwange gwizwire musera ekigambo ekisa: Ntumula ebigambo bye mpandiikire bya kabaka: Olulimi lwange niiyo kalaamu ey'omuwandiiki omwangu. \v 2 Iwe osinga abaana b'abantu obusa; Ekisa kifukiibwe ku munwa gwo: Katonda kyeyaviire akuwa omukisa emirembe gyonagyona.