lke_psa_text_reg/95/10.txt

1 line
222 B
Plaintext

\v 10 Emyaka amakumi ana nanyiikaaliire ab'emirembe giri, Ne ntumula nti niibo abantu abakyama mu mwoyo gwabwe, So tebamaite mangira gange: \v 11 Kyenaviire ndayira mu busungu bwange, Nga tebaliyingira mu kiwummulo kyange.