\v 10 Kale atyanu mubbe n'amagezi, imwe bakabaka: Mwege, imwe abasala omusango gw'ensi. \v 11 Muweereze Mukama n'okutya, Era musanyuke n'okutengera.