\v 8 Temukakanyalya myoyo gyanyu, nga e Meriba, Nga ku lunaku olw'e Masa mu idungu: \v 9 Bazeiza banyu bwe bankema, Ne bangezya, ne babona omulimu gwange.