\v 1 Wakana, ai Mukama, n'abo abawakana nanze: Lwana n'abo abalwana nanze. \v 2 Kwata engabo n'akagabo, Oyemerere okunyamba. \v 3 Era sowola n'eisimu, ozibire engira abo abanjiganya: Okobe emeeme yange nti Niinze bulokozi bwo.