\v 4 Enkonko gy'ensi giri mu mukono gwe; N'entiiko gy'ensozi gyona giizire. \v 5 Enyanza yiye, era yagikolere; N'emikono gye niigyo gyabbumbire olukalu.