lke_psa_text_reg/68/30.txt

1 line
265 B
Plaintext

\v 30 Onenye ensolo ey'omu bitoogo, Ente enyingi egya sedume, n'enyana egy'amawanga, Ng'oliniinirira ebitundu eby'efeeza n'ebigere byo; Asaansaanirye amawanga agasanyukira entalo. \v 31 Abalangira baliva mu Misiri; Kuusi eryanguwa okugolola emikono gye eri Katonda.