lke_psa_text_reg/58/09.txt

1 line
342 B
Plaintext

\v 9 Entamu gyanyu nga gikaali kubuguma n'amawa, Aligatolerawo dala n'empunga, amabisi goona agaaka gonagona. \v 10 Omutuukirivu alisanyuka, bw'alibona okuwalana okwo: Alinaaba ebigere bye mu musaayi gw'ababbiibi. \v 11 Abantu kaisi ne batumula nti Mazima waliwo empeera omutuukirivu gy'aliweebwa: Mazima waliwo Katonda asala omusango mu nsi.