lke_psa_text_reg/58/01.txt

1 line
213 B
Plaintext

\v 1 Okutumula mutumula eby'obutuukirivu nga musirika? Musala omusango ogw'amazima, imwe abaana ba bantu? \v 2 Naye mu myoyo gyanyu mukola eby'obubbiibi; Eitima ery'emikono gyanyu niigwo musango gwe musala mu nsi.