\v 3 Ebigambo eby'okanwa gwe niibwo butali butuukirivu n'obubeeyi: Alese okubba n'amagezi n'okukola okusa. \v 4 Ateesya obutali butuukirivu ku kitanda kye; Yeeteeka mu ngira etali nsa; Takyawa bubbiibi.