|
\v 15 Amaiso ga Mukama gabona abatuukirivu, N'amatu ge gawulira okukunga kwabwe. \v 16 Obweni bwa Mukama bubba ku abo abakola okubbiibi, Amalemu okujukirwa kwabwe mu nsi. \v 17 Abatuukirivu baakoowoola, Mukama n'awulira, N'abalokola mu naku gyabwe gyonagyona. |