\v 10 Obwana bw'empologoma bubulwa ne bulumwa enjala: Naye abasagira Mukama tebaabulwenga kintu kisa kyonakyona. \v 11 Mwize, imwe abaana Abatobato, mumpulire: Nabegeresyanga okutya Mukama.