\v 4 Ekigambo kimu nkisabire Mukama, kye nasagiranga; Okutymanga mu nyumba ya Mukama enaku gyonagyona egy'obulamu bwange, Okulingiliranga obusa bwa Mukama, n'okubuulyanga mu yeekaalu ye.