\v 1 Eigulu litumula ekitiibwa kya Katonda: N'eibbanga libuulira emirimu gy'emikono gye. \v 2 Omusana gukoba ebigambo omusana, N'obwire bulaga amagezi obwire. \v 3 Wabula bigambo waire olulimi; Eidoboozi lyabyo teriwulikika.