lke_psa_text_reg/18/46.txt

1 line
167 B
Plaintext

\v 46 Mukama mulamu; olwazi lwange atenderezebwe; Era agulumizibwe Katonda ow'obulokozi bwange : \v 47 Niiye Katonda ampalanira eigwanga Era awangula amawanga ngafuge.