\v 93 Tinerabirenga biragiro byo enaku gyonagyona; Kubanga wanzuukiirye n'ebyo. \v 94 Nze ndi wuwo, ondokole; Kubanga nasaagiranga ebiragiro byo.