\v 87 Baabulireku katono banzikirirye ku nsi; Naye ne ntaleka biragiro byo. \v 88 Onzuukirye ng'ekisa kyo ekisa bwe kiri; Ntyo bwe naakwatanga omunwa gwo bye gutegeeza. LAMEDI