\v 43 So totoleramu dala kigambo kya mazima mu munwa gwange; Kubanga nasuubiranga emisango gyo. \v 44 Ntyo bwe nakwatanga amateeka go enaku gyonagyona Emirembe n'emirembe.