\v 161 Abalangira banjiganyirye awabula nsonga; Naye omwoyo gwange gutya inu ebigambo byo. \v 162 Nsanyukira ekigambo kyo, Ng'abona omunyago omungi.